CLOUD AFRICA PRODUCTION!
Omwoyo (Soul) is a Ugandan Love song written and Sang by Liam voice from @CLOUD AFRICA / Mama Baba Ent. Produced By Warren De Professor in Skiika Africa. Video by Dat Guy Delta
Follow Liam Voice!
Facebook;
www.facebook.com/voiceboyoffi... Instagram;
www.instagram.com/liam_voice/...
Tiktok;
tiktok.com/@liamvoiceboy
Lyrics
Warren is a professor
Hello!
Yogera mpulire..voice boy wo nyize nkukubire, nganjagala edobozi lyo mpulire omutima gubugume.
Kinfukamiza nekumakya nsabire,omutima gwo gwolina gugume,buli ekikuteganya okimale.
Kuba manyi bikawu jobera baby manyi obalaba, abansinga okunyirira bo obalaba...bakulaze amakula nga bakulaga byesilina..
Nsubiza bwendiba nzikoze nze njagala amaziga go ngakaze kulwebiloto byo ndibanga manyi nti...
Omwoyo gulisigala gukulwanira, nebwendiba ensi njisibula gulisigala gukulwanira..X2
Yeyeye Ntya mukwano gwenina kusasana
Nfuba nkusanyise obe nga ojagana yensonga lwaki njayana..
Manyi ensobi nina sigwanide omukwano gwo omunji gwompade kyenebuza nze ani gwolonze
Manyi nti
Omwoyo gulisigala gukulwanira, nebwendiba ensi njisibula gulisigala gukulwanira..X2
Kinfukamiza nekumakya nsabire,omutima gwo gwolina gugume,buli ekikuteganya okimale
Manyi ensobi nina sigwanide omukwano gwo omunji gwompade kyenebuza nze ani gwolonze
Manyi nti
Omwoyo gulisigala gukulwanira, nebwendiba ensi njisibula gulisigala gukulwanira..X2
Category :
Uganda Music Videos
#liam#voice#omwoyo#official#video#new#ugandan#music#2021#latest